Bbangululo-Katibu Vviribuunsi-Mmiringiya Para-Ttigima

Bbangululo-Katibu Vviribuunsi-Mmiringiya Para-Ttigima
Item# IP1654
$45.00

by Ow'ekitiibwa Ekitaliseebengerera Bambi-Baaba-Baabuwee

Ekitabo ekinnyonnyola Ebyaama by'Obukugu Mmerette-Kamerette Mmeenke-Kamenke w'Abassemakenke mu by'Amagezi g'Abakafulu-Ffuwuuke ag'Obumanyi Obukusikire ddala ebimaze obufukunya bw'emirembe egitabalika Yunga-Mikeeya-Kkeeya-Nkiye nga byabula ku bantu bonna abazze bazaalibwa ku Mukasansi (Planet Earth) sso nga eyo y'ensonga ebaleeta okuzaalibwa ku nsi kuno babinoonye kyokka baabuwa ne bibabula.

About the Author
Bambi Baaba Baabuwee ye muntu Omukenkufu Kakenkenule Omumanyi-Luyitwe eyazaalibwa mu ngeri ey'akasirise ey'okwekukuma. Yakka butereevu ng'Ava mu Lulyo lw'Abatangaavu Bassebikuuno Kamerette-Ssemakenke ab'omu bwengula abatazuulika mangu abayitibwa ba Sserukoonoka (The Divine Perfect Born-Saints). Mu kukka ku nsi yajja n'entonnyololosi y'Ejjoba ly'Enjuba y'Obutangaavu, ke kasuwa ak'Ebyama Ebikusike ak'Ensibuko y'Amagezi g'Obumanyi obuteefananyirizika era obuteetantalikika. Mu kufulumya ekitabo kino, Bambi Baaba Baabuwee awaddeyo buwi katono eri ensi ekirabo kino ssemalabo ekijjudde obugagga mu kumerengula Ebyama Ebikusike, Ebitukuvu ebigenda okuyamba abantu okuleeta emirembe n'essanyu eritabanganawo ku nsi kuno. Okumala ebbanga ddene abadde yeekukulidde nga tamanyiddwa bantu abasinga obungi kubanga yakalaatirwa okwekwekera ddala okutuusa ng'ensi emaze okuvaako olufu lw'obubuyabuya bw'obutamanya; okusirika okwo abadde atuukiriza obweyamo bwe yakuba ku nsonga eyo.

(2008, paperback, 597 pages)

Accessories

Bbangululo-Katibu Vviribuunsi-Mmiringiya Para-Ttigima [E-book edition]
Bbangululo-Katibu Vviribuunsi-Mmiringiya Para-Ttigima [E-book edition]
This book is also available for download as an E-Book in Adobe Acrobat (.pdf) format. Get the same great book to read on your computer or PDA! It's less expensive and it saves paper!

NOTE: In order to view this e-book, your computer will need the Adobe Acrobat Reader installed. Many computers are sold with the program already installed, but if you don't have it, you can download it for free: CLICK HERE
$40.00
IP1654e-book
Share |